LIsten Live

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine: "Okwemulugunya kuno nakuteekayo emyaka 5 egiyise. Ssentebe ne bammemba Akakiiko kano Ssemateeka akawa obuyinza okukuuma n'okulera eddembe lyobuntu wabula ate kalinyirira lirinyirire.

Ssentebe w'Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission - UHRC Mariam Wangadya; "Ssebo bwekiba nti ekyo kyoyogedde kuba kulumbagana Kakiiko. Oli waddembe okuggyayo okwemulugunya kwo. Tetugenda kukukiriza kunyomoola kakiiko. Bwekiba nti ebyo byogenda okwogera togenda kweyongerayo.  Olina Bannamateeka abakukiikirira, yita mu bbo. Sigenda kukukirizza kulumiriza kakiiko kulinyirira ddembe lya buntu lyekalera. Tojja kwogera, abebyokwerinda baliwa?
Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Naye naawe Ssentebe wennyinyi wakudaalira abantu abawambibwa. 
Nabwekityo nziggyeyo okwemulugunya kwange mu kakiiko kano kuba tekalina bwenkanya yadde okwetengerera. Tewetengeredde yadde era toli mwenkanya, kugonjoola nsonga eno. Akakiiko kalina kuyamba bantu ku ddembe lyabwe eryobuntu."

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine: "Okwemulugunya kuno nakuteekayo emyaka 5 egiyise. Ssentebe ne bammemba Akakiiko kano Ssemateeka akawa obuyinza okukuuma n`okulera eddembe lyobuntu wabula ate kalinyirira lirinyirire.

Ssentebe w`Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission - UHRC Mariam Wangadya; "Ssebo bwekiba nti ekyo kyoyogedde kuba kulumbagana Kakiiko. Oli waddembe okuggyayo okwemulugunya kwo. Tetugenda kukukiriza kunyomoola kakiiko. Bwekiba nti ebyo byogenda okwogera togenda kweyongerayo. Olina Bannamateeka abakukiikirira, yita mu bbo. Sigenda kukukirizza kulumiriza kakiiko kulinyirira ddembe lya buntu lyekalera. Tojja kwogera, abebyokwerinda baliwa?
Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Naye naawe Ssentebe wennyinyi wakudaalira abantu abawambibwa.
Nabwekityo nziggyeyo okwemulugunya kwange mu kakiiko kano kuba tekalina bwenkanya yadde okwetengerera. Tewetengeredde yadde era toli mwenkanya, kugonjoola nsonga eno. Akakiiko kalina kuyamba bantu ku ddembe lyabwe eryobuntu."
...

35 1 instagram icon
Tosubwa Program Olutindo ne Peter Kibazo nga tukuleetedde Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Betty Nambooze Bakireke ku ssaawa emu eyekiro. Tomusubwa

Tosubwa Program Olutindo ne Peter Kibazo nga tukuleetedde Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Betty Nambooze Bakireke ku ssaawa emu eyekiro. Tomusubwa ...

2 0 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti Poliisi eri ku muyiggo gwa Dr. Alon Laurence 56, nga musomesa ku Kyambogo University kubigambibwa nti yasobya ku muyizi muzibe ow'emyaka 16.

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti Poliisi eri ku muyiggo gwa Dr. Alon Laurence 56, nga musomesa ku Kyambogo University kubigambibwa nti yasobya ku muyizi muzibe ow`emyaka 16. ...

27 1 instagram icon
Mugiliko- Eneene 97.3 🔥🔥🎤 Sureman Ssegawa Abuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bawala Ba #MobileMoney Eyo
#1JuneNeyimbiraByangeNimrodLuwero

Mugiliko- Eneene 97.3 🔥🔥🎤 Sureman Ssegawa Abuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bawala Ba #MobileMoney Eyo
#1JuneNeyimbiraByangeNimrodLuwero
...

4 0 instagram icon
Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

32 2 instagram icon