Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 132 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Uganda Cranes ewandudde Ethiopia mu kikopo kya CECAFA .

December 3, 2015 · Mubiru Ali

Uganda CranesTtiimu ya Uganda ewandudde eya Ethiopia mu kikopo kya CECAFA  mu kusimulagana peneti ggoolo 5 ku 4 oluvannyuma lw’okugwa amaliri 0: 0 mu ddakiika 90 n’ezongerwamu .

Ethiopia y’abadde omutegesi w’ekikopo kino omwaka guno era nga kati Uganda Cranes yeesozze oluzannya lw’akamalirizo  nga egenda kuttunka ne Rwanda  ku lwomukaaga luno nga 05 / 12 / 2015 mu kibuga  Addis Ababa.