Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,161 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Sports

Uganda Cranes enkambi egikubye mu Tunisia

May 30, 2022 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Ttiimu y’Eggwanga ey’omupiira ogwebigere eya Uganda cranes etuuse ku kisaawe ky’ennyonyi ekya Tunis Carthage Airport mu Ggwanga lya Tunisia.
Ttiimu esuziddwa mu Mouradi Palace Hotel Sousse Marina Kantawi. Uganda Cranes egenda kukuba enkambi yaayo mu Tunisia yanaku 4 n’oluvannyuma eryoke eyolekere Oran, mu Algeria gyegenda okusambira omupiira gwayo ogusooka mu Mpaka za Total Energies Africa Cup of Nations Qualifiers nga 4 June 2022.