🗳️ Uganda Airlines olunaku olwaleero, etongzoza olugendo lw’ennyonyi olusoose okugenda e Kigali mu Rwanda.
Olugendo luno lwakuyamba okunyweza enkolagana wakati wa Uganda ne Rwanda mu by’obusuubuzi, eby’obulambuzi n’entambula nga lwongera n’okugaziya emirimu gya Uganda Airlines mu Mawanga ag’enjawulo ku Ssemazinga wa Afirika.
Bya Shanitah Nabwabye e Entebe.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

