Uganda Airlines etongozza olugendo lw’e Nigeria

Uganda Airlines olunaku olwaleero etongozza olubuuka lwayo okwolekera ekibuga Lagos, mu Nigeria. Uganda Airlines esuubirwa okugenda e Lagos emirundi 3 buli wiiki okusobola okuyunga Uganda ku mawanga g’obugwanjuba bwa Afirika.
Uganda yakizudde nti ensi zino zetaaga ebibala wamu n’amakungula amalala okuva mu byobulimi.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply