Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 354 listening Simba FM Live

Uganda Airlines egenda kukima Bannayuganda mu West Africa

July 17, 2020 · Mubiru Ali

Kyaddaaki Eddy Kenzo afunye ku kaseko ku matama oluvannyuma lwa Uganda Airlines okuteekawo ennyonyi egenda okukomyaawo Bannayuganda ku butaka ababadde basiranira mu buggwanjuba bwa Afirika.
Ennyonyi yakubuuka nga 24-July-2020 okuva mu kibuga Lagos, Nigeria, Accra, Ghana, Abidjan Coute Divore ne Douala okudda ku kisaawe Entebe.