🚨 Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning.
Kitalo!
Abaana 2 bafudde oluvannyuma lwebisago ebibatuusiddwako mu kiro ekikeesezza olwaleero nga bukya. Khadija Daizy 14, asangiddwa mu kisenge nga afudde ate ye Hawa Dalena 7, afiiridde mu Ddwaliro e Nsambya gyabadde addusiddwa.
Abaana abalala 3 okuli ow’emyaka 13, 8 ne 5 bbo basimmattuse. Okusiziira ku mwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police South agamba nti enjega eno yagudde ku ssaawa kumi ezookumakya, ngera omukozi wa waka ategeezezza Poliisi nti emiranga gy’abaana gyegimuzuukusizza nga balajjana okubataasa era agenze okubatuukako nga balina ebiwundu. Maama w’abaana banno Munnansi wa Kenya agambibwa okusalasala abaana be ye Namayo Dorothy 43 naye asangiddwa ngaliko ebisago addusiddwa mu Ddwaliro e Mulago.
Waliwo emotoka ekika kya Toyota Hiace ebadde mu luggya naye esangiddwa nga yateekeddwa omuliro nesirikka era nga wasangiddwa aka

