Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Twewale empalana – Hon. Kadaga
November 1, 2018 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga asabye abakulembeze bwebava e Busoga bonna okukomya entalo bakolerere Busoga nga bakyali mu bifo byebalimu eby’obukulembeze.
Kadaga nga y’abadde omugenyi omukulu mu nsisinkano y’abakulembeze b’e Busoga bonna agambye nti kikyamu okulaba nti mu kifo eky’okukolera Busoga ng’abakulembeze ate bazze mu ntalo ezitayamba ekintu ekireetedde Abasoga okufiirwa.
