Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 305 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Twasuubiza abantu ssente netubaleeta balimbe nti bavudde mu NUP ne FDC – Abakunzi ba NRM

May 14, 2026 · Radio Simba

🎵 Twasuubiza abantu ssente netubaleeta balimbe nti bavudde mu NUP ne FDC – Abakunzi ba NRM
Waliwo ekibinja ky’abakunzi ba National Resistance Movement okuva mu Disitulikiti y’e Rukungiri avuddeyo nebalumiriza Senior Presidential Advisor Peace Rugambwa ne ttiimu ye eyanoonya akalulu, okulimbalimba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nti mu kalulu ka bonna aka 2026 waliwo abantu abasala eddiiro okwesogga NRM nga bavudde mu bibiina ebirala.
Bano bagamba nti nga 23 December 2025 Rugambwa yatongoza kyeyatuuma ‘Team Peace Rugambwa for President Museveni’ nga baali bakunoonya kalulu nju ku nju mu Disitulikiti 12 mu buggwanjuba bwa Uganda. Bano bagamba nti basindikibwa mu misoso gy’Eggwanga okukuyega abantu omwali nabo abatawagira NRM nti wabula enaku 15 zebamala nga bakola bagamba nti tebafuna yadde omunwe gwennusu ezabasuubizibwa Rugambwa. Bano bagamba nti abaali ku mutendera gwe Miruka yabasuubiza emitwalo 30 ate ba Coordinator ku Disitulikiti baali bakufuna obukadde 3. Bano bagamba nti bakozesa ssente zaabwe okuta

Radio Simba News