Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Twalwanirira eddembe lyemweyagaliramu – Gen. Tumwine

August 1, 2019 · Mubiru Ali
Gen. Elly Tumwine alabiseeko mu kakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa kubigambibwa nti yatiisatiisa mubaka munne Cecilia Ogwaal:
“Nina eriiso limu, mulowooza lwaki? Omuntu yenna ayogera ku kwerekereza kwaffe nga atunenya kirina kukoma, abamu ku mmwe byetwayitamu okuleeta emirembe ne Democracy gwemweyagaliramu olwaleero tumwagala tubyogereko. Naye gasigala nga ge mazima nebwoba toyagala kukiwulira.”