Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 513 listening Simba FM Live

Twagala ba Ddereeva basooke bakeberebwe nga tebanasimbula – HE. Museveni

April 24, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Minisitule z’ebyobulamu mu East African Community ziri munjogerezeganya okulaba nti bagonjoola ensonga yaba Ddereeva b’ebimotoka ebinene okuba nti kati bebazuulibwa n’obulwadde bwa #COVID-19. Baagala nti ba Ddereeva basooke bakeberebwe balinde ebiva mu samples nga tebaneyongerayo nti era bateesa ku nvuga eya ‘Relay’.#COVID19UG #StayHome #StaySafe