Tuwanganne ekitiibwa nga Bannayuganda – Prof. Mugagga
March 18, 2021 · Mubiru Ali
FFENNA TUGENDA EMMANJU;
Prof. Muwagga Anthoney Mugagga; “Wadde oli Muganda, Musoga oba Mukiga, ffenna akaseera katuuka nga tulina okugenda emmanju okwetewuluza, nabwekityo tulina okuwangana ekitiibwa nga Bannayuganda era nga abantu.”