Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 136 listening Simba FM Live

TUTEESEZA TUTYA EGGWANGA NGA ABA OPPOSITION TEBALIIWO? – HON SSEKIKUBO

September 30, 2021 · Mubiru Ali
Hon. Theodore Ssekikubo avuddeyo nalaga obwennyamivu bwe eri Palamenti okusigala nga etuula nga Ababaka b’Oludda oluwabula tebaliimu.
Ssekikubo agamba nti Ababaka ba Palamenti aba National Resistance Movement – NRM okusigala nga bateesezza eggwanga bokka nga aboludda oluvuganya tebaliimu kirina obuwayiro bwa Ssemateeka obumu bwekinafuya.
#SimbaNews
#PlenaryUg