Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 768 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Tusaba buli luuyi lwesasulire – Munnamateeka Sseggona

March 5, 2021 · Mubiru Ali
TUSABA BULI OMU MUSANGO GUNO YESASULIRE;
Munnamateeka wa Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Medard Lubega Sseggona avuddeyo nannyonyola nti okuggyayo omusango gwabwe tewali yabanyigirizza yadde okubawa ekyojja mumiro.
Era asabye Kkooti nti buli luuyi lwesasulire ensimbi oluvannyuma lwokuggyayo omusango.