Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

TURKEY YAKUTONERA YUGANDA EDDADALA ERIGEMA COVID-19

July 2, 2021 · Mubiru Ali
ย 
Omumyuuka w’omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Anitah Among asiimye nnyo Gavumenti ya Turkey bwevuddeyo netegeeza nga bwegenda okutonera Yuganda eddagala erigema ekirwadde kya #COVID-19.
Ono abadde mu nsisinkano n’ababaka okuva ku kitebe kya Turkey mu Yuganda abamusanze ku Palamenti nebamutegeeza nga Turkey nayo bwekoze eddagala erigema ekirwadde kya Lumiimamawuggwe nga balindirira kulikakasa nti era kino bwekinaggwa, Yuganda ejjakuba emu ku nsi ezisooka okufuna ku ddagala lino.
Among ategeezezza nti kuno kujja kuba kuyambibwa kwamaanyi nnyo nekubyenfuna by’eggwanga kuba bikyali wansi nnyo okugulira buli Munnayuganda eddagala erigema.