Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
Tumusiime abadde kirabo eri Yuganda okuva ewa Katonda – Anita Among
January 27, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Sipiika Rt. Hon. Anita Among; “Neebaza Katonda olw’ekirabo kya Prof. Emmanuel Mutebile Tumusiime kyeyawa Yuganda. Omuntu ayagala okulaba nti ensi ye enkulaakulana. nga Gavana wa Bank of Uganda, Prof. Mutebile yewaayo okuweereza n’ekitiibwa wamu n’amazima awatali kulya nguzi yadde obulyake. Nga Eggwanga tugenda kumusubwa nnyo.”