Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Tumukunde ateereddwa ku kakalu ka Kkooti
May 11, 2020 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Wilson Kwesiga atadde Rtd Lt Gen Henry Tumukunde ku kakalu ka Kkooti. Omulamuzi amenyeewo obukwakulizo obwasooka obwokuleeta abamweyimirira nga Bannamaggye abalina amayinja gegamu naye oba abamusingako nakiriza Mukyala we, Muganda we ne Mukwano ggwe Mathew Rukikaire okumweyimirira.