Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 218 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Tumukunde agaaniddwa okuyingira Disitulikiti y’e Kisoro

November 11, 2020 · Mubiru Ali
Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti Lt. Gen. Henry Tumukunde aganiiddwa Uganda Police Force okuyingira Disitulikiti y’e Kisoro. Poliisi egamba nti ono yabadde alina okubeera mu Disitulikiti eno olunaku lweggulo so ssi lwaleero. Poliisi egamba nti ono tajja kuyingira Disitulikiti eno okuleka nga afunye olukusa okuva mu Kakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda.