Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 188 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Tumuhimbise atwaliddwa mu ddwaliro nga embeera ye ssi nnungi.

August 26, 2015 · Mubiru Ali

Omukwanaganya w’emirimu mu kibiina kya Youth Brotherhood, Norman Tumuhimbise atwaliddwa mu ddwaliro nga embeera ye tewoomya Nakabululu oluvannyuma lw’okukomezebwawo n’asuulibwa okuliraana amaka ge awo e Kasubi.

Kinnajjukirwa nti Tumuhimbise yali yabuzibwawo abantu abataategeerekeka okumala e sabbiiti nnamba, wabula eggulo abantu be omwabadde ne Mukyala we ne beecwacwana ne balumba Police olunaku lw’eggulo. .

  1. Wabula bugenze okukya leero nga Tumuhimbise yasuuliddwa okuliraana amaka ge e Kasubi.