Tulina obujulizi nti twawangula akalulu ka 2021 – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
TWAWANGULA AKALULU KA 2021;
Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kygaulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine olunaku olwaleero alaze Bannamawulire fayiro zagamba nti zirimu ebirayiro byebakuba okukola ng’obujulizi mu Kkooti Ensukkulumu wamu DR Forms 20,000 zebasobola okusigaza kuba endala zatwalibwa ab’ebyokwerinda nga agamba nti zino ziraga nti yawangula akalulu ka January 2021 n’ebitundu 54.19 ku 100.
Share.

Leave A Reply