Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 71 listening Simba FM Live

Tulina kuyimirira wamu mu kaseera kano akokusoomozebwa – Bobi Wine

November 16, 2021 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka @Bobi Wine avuddeyo ku kubwatuka okubaddewo; “Bannayuganda banange, nga tulindirira okumanya ekivuddeko okubwatuka mu Kibuga Kampala, nkubiriza buli omu okunoonya ku munne amanye bwali ate n’okuba abegendereza ennyo.
Kyanaku nti waliwo abafiiriddwa obulamu ate nabo abafunye ebisago.
Tulina kuyimirira wamu mu kaseera kano akokusoomozebwa.”