Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Tulina ensonga zaffe ku kwemulugunya kwetwateekayo – Joel Ssenyonyi

February 22, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa National Unity Platform – NUP Joel Ssenyonyi; “Tetweralikiridde ssente zebagenda tusasuza, kuba tubadde tusasula omuwendo ogusinga ne ssente okuva lwetwavaayo netulangirira okuvuganya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, tunuulira Bannayuganda bameka abatiddwa. Kiki ekisinga obulamu ebbeeyi?
Ekitongole ekiramuzi tukiwa ekitiibwa naye naffe tulina byetwesigaliza nga abantu okusinziira ku ngeri ebintu gyebikwatibwamu okuva lwetwatekayo okwemulugunya kwaffe y’ensoga lwaki twasazeewo okuggyayo okwemulugunya kwaffe.”