Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live

TULAKITA ZA DISITULIKITI YE HOIMA ZIKWATIDDWA E KIRYANDONGO

August 27, 2021 · Mubiru Ali
Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu Maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kali wamu ne Uganda Police Force bakutte tulakita ezikola enguudo eza Disitulikiti y’e Hoima okuva ku kyalo Kaduku mu Disitulikiti y’e Kiryandongo nga zino zabadde zipangisiddwa omulimu okukola ku ffaamu ye. Tulakita zikuumirwa ku Poliisi y’e Kaduku mu Kiryandongo.
Bagamba nti zakwatiddwa kuba ekikolwa kino kikontana n’amateeka ga Gavumenti.