Abakulembeze b’abavubuka okuva mu Disitrict y’e Nakaseke bawadde ekibiina kya NRM nsalessale wa mwezi gumu gwokka ebalowozeeko, singa tekikola bakukunga banaabwe abasoba mu 5,000 babulire ekibiina kya NRM. Bagamba ebbanga lyebamaze nga bawagira NRM tebalina kyebafunyeemu ssonga ne bajjajaabwe bafirira ekibiina kye kimu okukireeta mu buyinza.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.