Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

‘tukooye drake okutubonyabonya’ – basuubuzi

March 21, 2019 · Mubiru Ali
Abasuubuzi abakolera ku bizimbe bya Drake Lubega bakedde kwekalakaasa nga balaga obutali bumativu ku ng’eri omugagga ono gy’abayisaamu. Bano bagamba nti waliwo munnaabwe eyavuddeyo okubalwanirira ng’ayogera ku nsonga ezibaluma oluvannyuma Drake n’amufuumuula ku kizimbe.
Bagamba nti Drake Lubega yabayise okubabuuza ensonga ezibaluma olw’azimunnyonnyodde teyazigonjodde yabategeezezza nti agenda kubaddiramu mu kiwandiiko ekintu eky’abaggyeko waya olw’obutafiibwako, ensonga endala bagamba nti bakooye entalo wakati wa Drake Lubega ne Famire ya Muhangi kubanga buli lwewabaawo obusambattuko nabo babeera bakosebwa.
Bano era bagenze mu maaso ne bategeeza nti baagala Gavumenti eveeyo ejje ku bizimbe bino egonjoole ensonga zino nga n’abasuubuzi weebali