BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Tukomyawo ensonga ya Federo mu ddiiro – Mubaka Sseggona

Omubaka akiikirira abantu ba  Busiro ey’e  buva njuba mu Palamenti, Medard Lubega Sseggona, akakasizza baakiikirira nga ye ne babaka banne bwebeetegese okuzza mu ddiiro ensonga ya Federal kubanga bakizudde ye yokka ejja okutaasa banna Uganda ebizibu ebibeetoolodde.

Sseggona abadde ku kabaga kaakoze okwebaza abaamulonda mu Wakiso Town Council.

Agamba nti eggwanga lino lwa kulibuzaabuza naye likkiririza mu nkola ey’ okugabana obuyinza kubanga byebimu ebijja okumalawo omululu mu byobufuzi. Era asinzidde wano n’akakasa nga bwebali mu kubaga amateeka aganaayamba okukendeeza ku zzaala asibye obwavu mu bavubuka abasinga.

Wabula Sseggona, era akakasiza banna Busiro nti nga bbo abalumirirwa eggwanga lino bagenda kusimba nakakongo kukuggya ekkomo ku myaka gy’obukulembeze bw’e ggwanga.  Akyewuunyizza okulaba nga banna Uganda tebannamatira nfuga ebakaabya akayirigombe nebakkiriza okubakozesa nga babalimbalimba n’obuntu obutaliimu.

 

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply