Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 171 listening Simba FM Live

Tukitegeddeko nti mwagala kwekalakaasa lwa Ssewanyana – Fred Enanga

September 27, 2021 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nalabula ab’oludda oluvuganya Gavumenti nti bakitegeddeko nti bateekateeka okwekalakaasa olwokukwatibwa kwa Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Allan Ssewanyana naye nti balye kamanye ngakoza n’owebbwa kuba Poliisi ebalinze.