Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Tujja kufa tulwanirira ebintu by’Obusiraamu Dr. Kisambula

November 27, 2023 · Mubiru Ali
Ssentebe wa Uganda Muslim Supreme Dr. Lubega Kisambula yavuddeyo nategeeza mu Lukiiko lwa Bannamawulire nti olukwe lwokutunda ebintu by’Obusiraamu lwakolebwa Bammemba ba Supreme abakadde, nti era Bamafiya bano olukwe balukola nga Mufti Shaban Mubajje takimanyi.
Ono yategeezezza nti bewaddeyo okukwatibwa, okuttibwa n’okubakuba tear gas naye nga tebalekeredde bintu bya Busiraamu kutwalibwa.
Ono agamba nti ne Poliisi yayambyeko ku bantu abalimbye Mufti ku Muzigiti gwa Old Kampala.