Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Tugenda mu Kkooti ya Nsi yonna ku bantu baffe ababuzibwawo – NUP

October 30, 2024 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero ekibiina kya National Unity Platform kituuzizza olukiiko lwa Bannamawulire ku kitebe e Makerere Kavule, okwogera ku nsala ya Kkooti ku bantu 18 ababuzibwawo.
Bannamateeka okuli George Musisi ne Shamim Malende bategeezezza nti Kkooti yagaanye okusaba kwabwe okwokuteeka Gavumenti ku nninga okulaba nti ereeta abantu bano ngegamba nti tewali bujulizi bulaga nti ddala Gavumenti yebalina. Bano bongeddeko nti balina enteekateeka zokujjulira mu Kkooti ezaawano ssaako nezo ez’Ensi yonna.
#ffemmwemmweffe
#ShamimMalende