Breaking
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde News: Omubuka akiikirira Nyendo-Mukungwe mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 321 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

TUGENDA KUKWASISA EBIRAGIRO KU NTAMBULA – FRED ENANGA

August 2, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo, “Tugenda kufuba okulaba nti emotoka zonna ezolukale nezabuyonjo zisaabasa abantu 3 ezabuyonjo, abantu 2 ezemigugu n’ebitundu 50 ku 100 ezo ezalukale, aba booda booda bbo balina kutikka omusaabaze omu okuva ku ssaawa kumi neemu n’ekitundu ezokumakya okutuuka ssaawa kumineemu n’ekitundu ezolweggulo.
Omugoba w’ekidduka yenna n’abasaabaze abakolera mu budde buno obwateereddwawo bakutaataganyizibwa mu ntambula zaabwe, okuwesebwa engasi n’ebibonerezo ebirala.”