Tubaagaliza omwaka 2022 ogw’essanyu January 1, 2022 · Mubiru Ali Abawuliriza baffe mwenna wamu ne ba Clients abalanga naffe tubaagaliza omwaka omuggya 2022 ogwessanyu, ogwemirembe wamu n’okufuna. Mwebale nnyo okutuwuliriza wamu n’okukolagana naffe. Tusiimye bwongerwa anti Ffe Mmwe Mmwe Ffe.