Breaking
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 161 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Ttuleela y’amafuta etomedde owa booda booda nekwata omuliro

January 21, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu abawerako bandiba nga bafiiridde mu muliro n’abalala nebalumizibwa mu kabenje akagudde ku mayiro 6 ku luguudo lwa Mbale – Tororo ttuleela y’amafuta bwetumedde owa booda booda n’oluvannyuma neyefuula.
Oluguudo lugaddwa nga ekitongole kya Poliisi ekizikiriza omuliro bwekikola ogwakyo.