⚽ Ttiimu y’Eggwanga lya Libya etuuse mu Ggwanga era ng’ennyonyi ya Uganda Airlines ereese abazannyi yennyonyi yabasaabaze esoose okugwa ku kisaawe kya Kabalega Airport ekisangibwa mu Kibuga Hoima. Eyookubiri yakuleeta abazannyi ba Ttiimu y’Eggwanga eya Uganda Cranes nga betegekera omupiira gwa AFCON qualifiers wakati wa Uganda cranes ne Libya nga 29-Sept-2026 ogugenda okubeera mu Hoima City Stadium.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

