Breaking
News: Eyaliko Loodi Mmeeya era Munnamateeka Erias Lukwago asabye Kkooti emukirize agende e Buyindu alongoosebwe. News: Omulamuzi wa Kkooti etuula e Makindye asindise eyali Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago mu Kkooti Enkulu atandike okuvunaanivwa News: Eyaliko Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomezeddwawo mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Makindye.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,093 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ttabamiruka w’ebyenfuna ayengedde, atandika 12

September 8, 2016 · Mubiru Ali

Enteekateeka z’olukungaana Ttabamirika olw’omulundi ogwa 21 , Annual International Management olugenda okutuula ku ttendekero ly’ebyenfuna  Makerere Universuty Business School .

Olukungaana luno nga lwakukulungula ennaku nnya nnambira okuva nga 12 okutuusa nga 15 omwezi guno ogwomwenda lugenda kutuula mu kizimbe kya  Faculty of Computing & Management Science nga luri ku mulamwa gw’omwaka guno ogugamba nti eby’enfuna n’ebyenkulaakulana mu mawanga agali ku Ssemazinga Afrika mu nsi yonna.

Amwogezi w’ettendekero lino Peter Odoki agamba nti aboogezi abakulu omuli ne Emmaneul Katongole bagenda kugabanako n’abaneetaba mu lukungaana obukodyo bw’okukwatamu bizinensi obunaabayamba okuzizimba n’okuzongeramu amaanyi .