Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 281 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ttabamiruka wa NRM awanze eddusu ku Museveni .

November 2, 2015 · Mubiru Ali

Namungi w’abawagizi ba NRM awanze eddusu ku Museveni akwatire NRM bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016 akabindabinda.

Kino kyakoleddwa akawungeezi ka ggyo e Namboole, Ssaabaminisita wa Uganda Dr. Ruhakana Rugunda yayanjudde Museveni eri bannakibiina era bw’atyo akulira ebyokulonda mu NRM Dr Tang Odoi naamulangirira.

Mu ngeri y’emu Museveni ye Ssentebe wa NRM n’amyukibwa Kigongo nga omumyuka asooka ate Kadaga nga omumyuka owokubiri.