Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 359 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Ttabamiruka alina okubeerayo – Amb. Waswa Biriggwa

September 18, 2023 · Mubiru Ali
Ssentebe wa Forum for Democratic Change – FDC, Amb. Wasswa Birgigwa akalambidde n’agamba nti ateekwa okutuuza ttabamiruka w’ekibiina kino ku kifuba kubanga Ssemateeka w’ekibiina amukiriza era n’akowoola abo bonna abaagaliza ekibiina kya FDC ebirungi , ku lw’okubiri lwa wiiki eggya babukeereze nkokola e Busaabala bamwetabemu.
Biriggwa agenze okwogera bino nga Kkooti ne Uganda Police Force bakamala okuyimiriza ttabamiruka ono nga yo Poliisi yagamba nti tegenda kuwa bantuula mu ttabamiruka ono bukuumi.