tshisekedi awangudde e DR Congo

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okulonda mu Democratic Republic of Congo ekya CENI kyaddaaki kirangiridde ebyavudde mu kalulu akakubwa nga 30-12-2018 ku ani anaddira Joseph Kabila nga Pulezidenti era bwatyo ow’oludda oluvuganya Gavumenti Felix Tshisekedi alangiriddwa ng’omuwanguzi.

1 Tshisekedi 7,051,013 (38.57%)
2 Martin Fayulu 6,366,732
3 Shadary 4,357,359

Voter turnout 47.56%

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Bobi Wine ayaniriziddwa e Kalagi