Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 550 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

“Troy gwewatta Radio” – Producer Washington

September 5, 2019 · Mubiru Ali

David Ebanget aka Producer Washington (Uganda’s Finest) Fan Page aleeteddwa olwaleero ng’omujulizi was Gavumenti asooka mu kkooti enkulu e Entebe ey’Omulamuzi Jane Francis Abodo. Washington ategeezezza Kkooti nti, “Oyo omwami yeyatta muganda wange Mowzey Radio. Mumanyi bulungi bulungi bw’afaanana n’erinnya lye ye Troy. Ssekibogo Moses nali mumanyidde emyaka 10 era nga kati ali ne Katonda.”