Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,033 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Toyinza kuweebwa mmere mu kaveera nga ppusi – Katikkiro Mayiga

February 8, 2016 · Mubiru Ali

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agamba nti ekitiibwa kya Buganda kyesigamye ku bantu kukola so si baaba abagwa mu ntamu z’omuceere oba mu nnyama.

Mayiga ayongerako nti toyinza kuyimba Kitiibwa kya Buganda nga toyingiza wadde 3000, toyinza kuweebwa mmere mu kaveera nga ppusi.

Katikkiro bino abyogeredde mu Lukiiko lwa Buganda  enkya ya leero e Bulange Mengo.