Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 321 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Tosobola kukulaakulanya Kampala ng’ogoba bantu – Lukwago

June 6, 2016 · Mubiru Ali

Loodi Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago olumaze olumaze okukuba ekirayiro ky’obwa Meeya ku kisanja ekyokubiri ku City Hall mu Kampala naakakasa bannakampala empeereza ennungi wamu n’enkulaakulana etaliimu kugoba bantu mu Kampala.

Lukwago agamba nti tosobola kukulaakulanya Kampala nga omugobamu abantu abatambulirako enkulaakulana.

Ye abadde Minisita we by’okwerinda Mary Karor Okurut nga yaakiikiridde Minisita wa Kampala Frank Tumwebaze ku mukolo guno ayozaayozezza Lukwago ne ba Kansala bonna olw’obuwanguzi wabula naabasaba okussa ekitiibwa mu birayiro byebakubye, okuba abeesigwa ate n’okukolera awamu abantu basobole okufuna mu buweereza bwabwe.