Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 1,122 listening Simba FM Live

Tipper eremeredde omugoba waayo netta babiri e Mbalwa

September 17, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu babiri bebakakasiddwa okuba nga bafudde n’abalala 3 nebaddusibwa mu ddwaliro e Mulago nga biwala ttaka oluvannyuma lwa Isuzu Tipper ebadde etisse akabindo okulemererwa okulinnya olusozi nedda emabega neggwa e Mbalwa mu Kira Municipality.
Kigambibwa nti ddereeva wa Isuzu Tipper nnamba UAM 372L emulemeredde.