Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Tewasobola kubeerawo bwenkanya nga akulira akakiiko wa NRM – LOP Aol

August 31, 2018 · Mubiru Ali

Akulira Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti Betty Aol avuddeyo n’asaba omukubiriza wa Parliament Rebecca Kadaga okuddamu mu bwangu yetegereze akakiiko akalondoola Eddembe ly’obuntu kuba kakulirwa munnakibiina kya NRM ekireetawo akabuuza ku kwetengerera kwako.