Tewanabaawo bubbi bwonna ku Lugogo Bypass – Police

Poliisi ya Kampala n’emiriraano evuddeyo netangaaza ku kifaananyi ekibadde kitambuzibwa ku Social Media nti wabaddewo obubbi ku Lugogo Bypass. Poliisi egamba nti ekifaananyi kino kikadde era nga okusinziira ku Kkamera enketta bikolwa tewali kyabaddewo kuba abazikoleko tebalina kyebalabye era nga bazzeemu nebazekebejja enkya yaleero nga tewali kyabaddewo.
Poliisi egamba nti ebyokwerinda ku luguudo luno biri gulugulu nti era abatambuza ekifaananyi kino bagezaako kutiisatiisa bantu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ateze abatemu amasannyalaze negattamu ye