Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 460 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Tewali nsonga ebaddusa kuva mu kibuga kudda mu byalo – IGP Kayihura.

February 13, 2016 · Mubiru Ali

Kayihura

Ssaabaduumizi wa police mu ggwanga General Kale Kayihura akakasizza bannayuganda nti tewali agenda kutaataaganya mirembe mu biseera by’okulonda era naakalaatira bannakampala nti tewali nsonga lwaki badduka okugenda mu byalo, awulira nti abantu baguze n’emmere okwetegekera embeera eddako.

Kayihura agamba nti police ya bannansi era ekolagana n’abantu.