Breaking
News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 406 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Tewali mulimu gugaggawaza muntu mu bbanga ttono okujjako nga mufere – Katikkiro Mayiga

January 22, 2018 · Mubiru Ali

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agamba nti tewali mulimu guyinza kugaggawaza muntu mu bbanga ttono okujjako nga mufere, obugagga obwannamaddala buva mu kwekolera.

Ategeezezza abavubukamu mu Buganda ne Yuganda nti  basaana okugenderera ebintu bya ''Betting'' – Zzaala  kubanga tebigaggawaza bo, bigaggawaza abo abaabitandikawo. 

Katikkiro okwogera bino asinzidde mu Lukiiko lwa Buganda olutudde e Bulange Mengo enkya ya leero era nga lwelusoose era olugguddewo omwaka 2018. 

Mu lukiiko lwelumu, Mayiga agugumbudde Minisita Ronald Kubuule olw'okugobaganya  abantu ku ttaka lya Ssaabasajja  Kabaka nga  likuumibwa Namasole Maama wa Kabaka