Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live

Tewagenda kubaawo lumbe lukumibwa okukungubagira Gen. Kasirye – UPDF

June 10, 2020 · Mubiru Ali

Eggye ly’Eggwanga erya Uganda People’s Defence Force – UPDF livuddeyo neritegeeza nga bwewatagenda kubeerawo lumbe lukumibwa okukungubagira Rtd. Maj. Gen. Gawaleggalabi Samwiri Waswa Kasirye Ggwanga 68, olw’ekirwadde kya #COVID-19.
UPDF egamba nti omubiri ggwe gwakubeera mu Ddwaliro ly’amaggye e Bombo okutuusa lwanaziikibwa.