Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
tetwawandiika nga biteeso nga tutudde – bakungu ba BOU
January 8, 2019 · Mubiru Ali
Abakungu okuva mu Bbanka ya Yganda bavuddeyo nebategeeza nti ebiteeso,
alipoota wamu n’ebiwandiiko ebiraga ebyateesebwako nga batuula ne
bannamateeka bwebitaliiwo. Mukyala Kasule Munnamateeka wa Bbanka enkulu
agamba nti baalina meeting eziwerako mu bifo eby’enjawulo
ekitaabasobozesa ku biwandiika.