Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj. News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 555 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

tetusobola kuyisa alipoota ya cosase – babaka

February 27, 2019 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti abawerako bavuddeyo nebakuba ebituli mu alipoota y’akakiiko akalondoola ebitongole bya Gavumenti aka COSASE ku Bbanka omusanvu ezaggalwa Bbanka enkulu.
Omubeezi wa Minisita w’ebyobulamu Sarah Opendi yavuddeyo nategeeza nti tosobola kwejjeereza bantu nga abo nga ate n’obujjulizi webuli nti ebyakolebwa byonna tewaliwo kugoberera mateeka.
Muhammadi Nsereko yategeezezza nti tebasobola kukirizza Alipoota eno nti era abo bonna abali mu nsobi balina okuvunaanibwa nga bantu okuli Justine Bagyenda n’abalala.