Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
tetunawera nnyimba za bobi wine e masaka – kigozi
January 16, 2019 · Mubiru Ali
Poliiso mu bendobendo ly’e Masaka erabudde abantu abatandise okufulumya
obutambi wamu n’amawulire ag’obulimba omuli amaloboozi nga bweyayimiriza
okuzannya ennyimba z’omuyimbi Bobi Wine mu bifo ebisanyukirwamu n’okusingira ddala mu Disitulikiti ey’e Kyotera nti anaakwatibwako kakumujjuutuka.