Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 604 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

TETUNALEMESA MUNTU YENNA AYAGALA BWA SIPIIKA – Joel Ssenyonyi

April 26, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekibiina ki National Unity Platform – NUP Joel Ssenyonyi avuddeyo nasambajja ebigambo ebibadde bibungesebwa nti waliwo ababaka baabwe abaagala ekifo kya Sipiika abalemeseddwa akakiiko akateekebwa okulondoola ensonga eno. Ssenyonyi agamba nti si bituufu.